Romans 11:26-27

26N’oluvannyuma Isirayiri yenna alirokolebwa, ng’Ekyawandiikibwa bwe kigamba nti,

“Omulokozi aliva mu Sayuuni,
era aliggyawo obutatya Katonda mu bazzukulu ba Yakobo.
27 aEra eyo ye ndagaano yange nabo,
bwe ndibaggyako ebibi byabwe.”
Copyright information for LugEEEE